Tuesday, 04 August, 2026г.
russian english deutsch french spanish portuguese czech greek georgian chinese japanese korean indonesian turkish thai uzbek

пример: покупка автомобиля в Запорожье

 

Omulangira Wasajja agattibwa nkya

Omulangira Wasajja agattibwa nkyaУ вашего броузера проблема в совместимости с HTML5
http://ntvuganda.co.ug/ Olukiiko okuteekateeka embaga y'omulangira David Wasajja lutegeezezza nti ebyetaagisa byonna biwedde okulaba ng'omukolo guno gugenda bukwakku. Abantu bonna bayitiddwa okubeerawo ku lutikko e Lubaga, ng'abajulizi ng'omulangira akuba ebirayiro ne munne, omuzaana Marion Elizabeth Nankya. Okuyitibwa kuno okutaliiko buwandiike kujja kukoma ku kereziya era nga mu lubiri e Mengo teri waakuyingira nga talina kkaadi. Abataayitiddwa mu butongole basabiddwa basigale nga bakkalidde ewaabwe esannyu baligabanireko eyo. Ebifo bino byombi bikyagenda mu maaso n'okuyooyootebwa mu kwetegekera entujjo eno.
Мой аккаунт